Bajjajja
Jjajjaffe Petero Tebukya n'Olujja lwa Bakitaffe

Ebyaffe ab'ekima mubimpimpi(the Nkima Clan in a nutshell) |
Secondary Totem:(Akabbiro) |
Kamukukulu |
Head Of Clan:(Ow'Akasolya) |
Mugema |
Clan Seat:(Obutaka) |
Bbira, Busiro |
Clan Motto:(Omubala) |
Talya Nkima |
Tusibuka mu lunyiriri lwa Muyeebwa e Dudduma mu Butambala,
ba zukulu ba Lujumbajumba, bazukulu ba Bilaalo, bazukulu ba Kiriko e Ntegereze,
bazukulu ba Luswa,
bazukulu ba Jjumba Luyimbazi Ssalongo,
bazukulu ba Jjumba e Bunjako, bazukulu ba Mugema e Bbira, bazukulu ba Katumba e Wambaale Busiro Bbira, bazukulu ba Petero Tebukya e Katuulo mawokota. Mwami Joseph Charlis Makayu ye Jjumba we ssiga lyafe kati.
Ttaata John Luyimbazi
Ttaata Charles Makayu
Ttaata Louis Tyaba
Ssenga Anna Nabayimbazi ne Ssenga Sr.Valerian
Ttaata Francis Luswa Luyimbazi
Ttaata Toofa
Ttaata Byansansa
Ab'olugandalwaffe abalala
CLICK HERE TO EMAIL ME ANY HELPFUL INFO ABOUT OUR RELATIVES
Thanks to Kabaaga Henry , Francis Kawagga and Patrick Lukwago for their contribution to this Project



